Advertisement

Mulekwa Nampeera – Abaana Bano Lyrics

Mulekwa Nampeera - Abaana Bano - HiPipo Music Profile Picture

Mulekwa Nampeera - Abaana Bano - HiPipo Music Profile Picture


The 6th Prestigious HiPipo Music Awards with the theme “Music Hall of Fame” will be held on Saturday 27/Jan/2018 at Serena Hotel Kampala. Book Now. #HiPipoMusicAwards



VERSE 1

Twasooka kubaluzungu nga telunyuma netuluvaamu.

Netuda muluganda era paka kati tukyabaawamu

Ebyobyemutuvoola manya eno Uganda si America.

Uganda nsi nganda nemumwe mulimu abaganda

Wabula mwesiruwaza bwesiruwaza busiru bwebubatawaanya,

Kale nga bwemukitegedde aboluzungu kankome awo.

Waliwo emesse ento wano eyasangawo emisonso,

ekopa style yange neyayita ebitagya,

Bwenkuza enviiri nekuza bwensalako nesalako,

Bwempemula nebawemula, wembivako nebivako,

ewangula busimoolo awaadi neyeyita ebitiibwa

so fe ebanga lyona tuli mukintu yeffe bananyini bitiibwa,

nze ne Kwesto tuli baawo

Mwe muja nemuvaawo

atenga nebwolikola otyo tolifuuka mutuuze waawo.

Ffetwava wagulu mugulu wagulu

Twabayigiriza sitepusi netwerekerayo tekinikinisi

twakuba okuva ku tape, cd kati tuli ku flash

Tokidangaamu nkudamu nti todamu,

Wankopa okuva kudoboozi paka kubuli kyengezaako

Omusu omuzadde tegutya mbwa kati manya nzendi kitaawo.

Natandika emirondo naawe nokopa emirondo

otambulira mu style yange oliko ekikyaamu kubwongo???

Mwaava jemuvudde eyo nemutandika okubyeyita

KATONDA mumusabe ebyamwe

ebyafe mubireke munfo zaabyo.

CHORUS

Tukyaaliwonyo babyenda (90%) bali bemwasomako okuva edda,

mwemututegede leeti naye ffe twaku okuava edda

Step ku step mwaka kumwaka twaliwodda

Yenga lwaaki nerega namwe nze mu Mulekwa ekyo nedda.X2

VERSE 2

Wetwatandikira okuyimba twatandikira kubaliwo

Okuva  ku Philly, Ibro ne Kwesto bebaliiwo

Naffe netubeerawo so tetwabakopa

Wabula twabayigirako baliwo, twaliwo

Tetwavoola  bakadde Willy mukaabya ne Ssebatta

kubanga twalina empissa, namwe mubeere nempisa.

Music bulinga bufumbo Kubanga twawula enkula

Kati nafe twakula, atemwe mukopa muvuma.

Yimba okuva kubutonde sosi kukopa Mulekwa.

Kino siffe twakitandika naye kilina bananyini kyo.

Nga Jajja Ibro, Kwesto Gatako Olwo Kaddo,

Naye mwe abaana abato, atemwe mutusiriwalirako,

Atenga mwatusangawo, Luno lukyalinaluto,

Kubafe twalima ensiko,

Muvude eyo gyemuvude eyo Mwagala kukungula,

Era ffetubajawo, Ffetubajawo

CHORUS

Line 28

Tukyaaliwonyo babyenda (90%) bali bemwasomako okuva edda,

mwemututegede leeti naye ffe twaku okuava edda

Step ku step mwaka kumwaka twaliwodda

yenga lwaaki nerega namwe nze mu Mulekwa ekyo nedda.X2

VERSE 3

Hahahahahahahah Ahhhhhh

Kati kankunyonyole Muluganda abakadde b’awo

Yanga Vybz, Bataka Sqaud, Abenganda Clan, Abaana b’eka,

Mpozi Ne Mile Stones Tugyegire…

Kuba Bebantu Baawo, abakitandise,

Gwe wavawa???

Ani akumanyi??

Bakutegera Ddi???

Waliwo Mubisera BirrrrrIIIi???

Mwana Kasiru siru gwe K’ologuddo Olwo, Olw’eNtinda!!!

Siruwalira Muli ………………………..!!!

HHHHHHEEEEEE

Mwana producer 2O7, Bona aba old skool!

Obw’obukazi Bukusiriwaza obuzungu zungu bwewebakako

………………………………….. Gwe

Related to:


Advertisement